Job 33:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwe ne gusemberera entaana, n'obulamu bwe eri ababaka b'olumbe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
emmeeme ye n’esembera kumpi n’obunnya; obulamu bwe ne bulaga eri abo abaleeta okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ddala asemberera omugo gw'entaana, N'abo kumuzikiriza nga bamulindiridde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala asemberera omugo gw'entaana, n'abula kata okuzikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, emmeeme ye esemberera obunnya, N'obulamu bwe busemberera abazikiriza.