Job 33:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anaamusaasira n'agamba nti: ‘Muwonye okukkirira mu ntaana; mmufunidde omutango’,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
yandimukwatiddwa ekisa n’amugamba nti, ‘Muwonye aleme kusuulibwa magombe, mmusasulidde omutango,’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amukwatirwa ekisa n'agamba Katonda nti, Muwonye aleme okukka emagombe. Mmulabiddeyo omutango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'amukwatirwa ekisa, n'agamba Katonda nti: ‘Muwonye aleme kukka magombe. Mmulabiddeyo omutango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'amukwatirwa ekisa n'ayogera nti Muwonye aleme okukka mu bunnya, Ndabye ekinunulo.