Job 33:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubiri gwe gwandizze buto, n'addayo nga bwe yabanga mu buvubuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
omubiri gwe guzzibwa buggya ng’ogw’omwana omuwere, era guddayo ne gubeera nga bwe gwali mu nnaku ze ez’obuvubuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omubiri gwe gulidda buggya ng'ogw'omwana omuto, Era addamu maanyi agobuvubuka bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omubiri gwe gube kawerette ng'ogw'omwana omuto. Era yennyini adde buvubuka,’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omubiri gwe guliba muggya okusinga ogw'omwana omuto; Adda mu nnaku z'obuto bwe: