Job 33:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuwonya omwoyo obutagwa mu ntaana, amwakize n'ekitangaala eky'obulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuzza emmeeme ye ng’agiggya emagombe, ekitangaala eky’obulamu kimwakire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okubawonya amagombe, N'abawa essanyu olw'okuba abalamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okubawonya amagombe, n'abawa essanyu olw'okuba abalamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okukomyawo emmeeme ye mu bunnya, Ayakirwe omusana ogw'abalamu.