Job 33:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba olina eky'okwogera, nnyanukula. Yogera, anti njagala kukwejjeereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’oba ng’olina eky’okwogera kyonna, nziraamu; yogera kubanga njagala wejjeerere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba nga olina eky'ogamba, Yogera, kubanga njagala okukakasa nti tolina musango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oba olinayo ky'ogamba, kyogere mpulire. Yogera, kubanga njagala okukakasa nti tolina musango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga olina eky'okwogera nziraamu: Yogera, kubanga njagala okukufuula omutuukirivu.