Job 33:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwa Katonda gwankola omukka gw'Omuyinza wa buli kantu gwanfuula omulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omwoyo wa Katonda ye yankola, era omukka gw’oyo Ayinzabyonna gumpa obulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwoyo wa Katonda ye yantonda, N'omukka gw'Omuyinza w'ebintu byonna gwe gumpa obulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwoyo wa Katonda yantonda. Omukka gw'Omuyinzawaabyonna gwampa obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwoyo gwa Katonda gwe gwankola, N'omukka gw'Omuyinza w'ebintu byonna gwe gumpa obulamu.