Job 33:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu maaso ga Katonda ndi nga naawe bw'oli; nange naggyibwa mu bbumba bubumba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, nange ndi ggwe mu maaso ga Katonda. Nange nava mu bbumba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gwe nange mu maaso ga Katonda tufaanagana, Ffembi twabumbibwa mu ttaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze naawe mu maaso ga Katonda tuli kimu: Ffembi twabumbibwa mu ttaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, ndi awali Katonda era nga ggwe bw'oli: Era nange nabumbibwa okuva mu ttaka.