Job 34:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mazima ddala Katonda takola bubi, Omuyinza wa buli kantu tatyoboola bwenkanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Weewaawo amazima gali nti, Katonda tasobya. Ayinzabyonna tasaliriza musango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mazima, Katonda taakolenga kibi, Era Omuyinza w'ebintu byonna taasalirizenga nsonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kituufu ddala nti Katonda wamma taakolenga kibi, era Omuyinzawaabyonna taasalirizenga nsonga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, mazima Katonda taakolenga bubi, So n'Omuyinza w'ebintu byonna taalyenga nsonga.