Job 34:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa aba ayagadde mu mutima gwe, omwoyo gwe n'omukka abisika ne bidda gy'ali,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa asalawo n’atwala omwoyo gw’omuntu awamu n’omukka gwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa Katonda asalawo okweddiza omwoyo gwe, N'omukka, ebiwa obulamu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda singa asalawo okweddiza omwoyo gwe, n'omukka gwe, ebiwa obulamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ateeka omutima gwe ku bantu, Bw'akuŋŋaanyiza gy'ali omwoyo gwe n'omukka gwe;