Job 34:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu bonna bandifudde lumu, omuntu yandizzeeyo mu nfuufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu bonna bandizikiriridde wamu, era omuntu yandizzeeyo mu nfuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Byonna ebirina omubiri byandizikiridde, Abantu ne badda mu nfuufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
buli kiramu kyandizikiridde, abantu ne badda mu nfuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Byonna ebirina omubiri birizikiririra wamu, Abantu ne badda mu nfuufu.