Job 34:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Si ye yagamba bakabaka nti: ‘Temulina kye mugasa.’ N'abakungu nti ‘Muli babi’?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo si ye agamba bakabaka nti, ‘Tolina mugaso,’ n’abakungu nti, ‘Oli mukozi wa bibi,’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani agamba Kabaka, nti, ‘Togasa,’ ‘Togasa,’ Oba abakungu nti, ‘Mmwe muli babi?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Si ye oyo agamba kabaka nti: ‘Oli ntagasa’, N'abakungu nti: ‘Muli babi?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kirungi okugamba kabaka nti Ggwe oli mugwagwa? Oba abakungu nti Mmwe muli babi?