Job 34:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abagezi muwulirize ebigambo byange; mumpulirize mmwe abaayiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Muwulire ebigambo byange, mmwe abasajja ab’amagezi; mumpulirize mmwe abayivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwulire ebigambo byange, mmwe abasajja ab'amagezi. Era mu mpulirize, mmwe abalina okutegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Muwulirize bye ŋŋamba mmwe abantu abagezi. Muntegere amatu mmwe abamanyi ebintu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muwulire ebigambo byange, mmwe abasajja ab'amagezi; Era mutege okutu gye ndi, mmwe abalina okutegeera.