Job 34:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda teyeetaaga kuteerawo muntu kadde, ajje gy'ali alamulibwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda teyeetaaga kwongera kwekebejja bantu okulabika mu maaso ge okusalirwa omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda teyeetaaga kumala kulaalika muntu, Atuuke mu maaso ge okusalirwa omusango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda teyeetaaga kumala kulaalika muntu atuuke mu maaso ge okumusalira omusango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga teyeetaaga kweyongera kulowooza omuntu, Atuuke mu maaso ga Katonda okusalirwa omusango.