Job 34:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amerengula ab'obuyinza awatali na kubuuliriza, n'assaawo abalala mu kifo kyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awatali kwebuuza ku muntu yenna, amenyaamenya ab’amaanyi n’ateekawo abalala mu kifo kyabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teyeetaaga kumala kubuuliriza alyoke amenyeewo abasajja ab'amaanyi, N'okussaawo abalala mu kifo kyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teyeetaaga kubuuliriza okumenyawo ab'amaanyi, n'okussaawo abalala mu kifo kyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amenyamenya abasajja ab'amaanyi mu ngeri etenoonyezeka, Era assaawo abalala mu kifo kyabwe.