Job 34:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga baamwawukanako; tebassa mwoyo ku makubo ge gonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga baamuvaako ne balekeraawo okumugoberera ne bataddayo kufaayo n’akatono ku makubo ge gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga balekayo okumugoberera, Tebassaayo mwoyo ku biragiro bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga balekayo okumugoberera, ne batafaayo ku biragiro bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bakyama obutamugoberera, So tebayagala kussaayo mwoyo eri amakubo ge gonna: