Job 34:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Singa omuntu agamba Katonda nti: ‘Nayonoona; sikyaddamu kukola bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Singa omuntu agamba Katonda nti, gunsinze, sikyaddayo kwonoona,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo eyali agambye Katonda, nti: ‘Mbonerezebbwa, sikyaddamu kusobya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kirungi omuntu agambe Katonda nti: ‘Mbonerezeddwa, sikyaddamu kusobya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga waliwo eyali agambye Katonda, nti Mbonerezebbwa, sikyasobya nate: