Job 34:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yobu agamba nti: ‘Ndi mutuufu, naye Katonda aggyeewo obutuufu bwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Yobu agamba nti, ‘Siriiko musango, naye Katonda agaanye okusala omusango gwange mu mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Yobu agambye nti: “Nze siriiko musango. Era nti Katonda agaanyi okunsalira obutuufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Yobu agambye nti: ‘Siriiko kye nvunaanibwa. Kyokka Katonda tampisizza bulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Yobu ayogedde nti Nze ndi mutuukirivu, Era nti Katonda anziyeeko ensonga yange: