Job 35:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye mpaawo agamba nti: ‘Katonda Eyankola ali ludda wa, awa ennyimba mu kiro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye tewali n’omu agamba nti, Aluwa Mukama Omutonzi wange atuwa ennyimba ekiro,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tewali agamba nti, ‘Katonda Omutonzi wange ali ludda wa, Asobozesa abantu okuyimba nga bali mu kaseera akazibu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye tewali agamba nti: ‘Katonda ali ludda wa eyantonda, asobozesa abantu okuyimba nga bali mu kaseera akazibu;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tewali ayogera nti Katonda Omutonzi wange ali ludda wa, Awa ennyimba ekiro;