Job 35:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baleekaana eyo, naye tabaddamu olw'okwekuza kw'ababi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde nga bakaaba, tayinza kuwulira n’addamu kukaaba kw’abasajja ab’amalala abakozi b’ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale bakaaba, naye Katonda tabaddamu, Kubanga bamalala era babi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale bakaaba, naye Katonda taddamu, kubanga beekuza era babi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakaabira eyo, naye tewali addamu, Olw'amalala ag'abantu ababi.