Job 35:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli na bubi okusinga, bw'ogamba nti tomulaba, omusango gwo guli mu maaso ge, olina kumulindirira;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale kiba kitya bw’ogamba nti tomulaba, era nti, Omusango gwo guli mu maaso ge era oteekwa okumulindirira;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale olwo anaawulira atya bw'ogamba nti tomulaba? Era bw'ogamba nti omusango gwo guli mu maaso ge, naawe omulindirira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale olwo anaakuwulira atya bw'ogamba nti tomulaba? Era bw'ogamba nti omusango gwo guli mu maaso ge, era nti omulindirira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale aliwulira atya bw'oyogera nti tomulaba, Ensonga eri mu maaso ge, naawe omulindirira?