Job 35:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
na kati nti: ‘Obusungu bwe tebubonereza, era tafaayo n'akatono ku mwonoonyi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oba nti, ne bw’asunguwala tabonereza era tafaayo nnyo ku butali butuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kaakano oba nga tabonerezza na busungu bwe, Era tassaayo nnyo omwoyo ku bibi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kaakano oba obusungu bwe tebuliiko gwe bubonereza, era tewali ky'afaayo ku bibi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano kubanga tabonerezza na busungu bwe, So tassaayo nnyo omwoyo eri esukuti;