Job 35:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era ogamba nti: ‘Nfunamu ki? Ngasirwamu ki bwe soonoona?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate obuuza nti, ‘Nganyulwa ntya?’ Kirungi ki kye nfuna mu kwonoona kwange?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'okubuuza n'obuuza Katonda nti, ‘Ekibi kyange kikukosa kitya? n'obutakola kibi bungasiza ki?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'okubuuza Katonda nti: ‘Ekibi kyange kikukolako ki? N'obutakola kibi bungasizza ki?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'okwogera n'oyogera nti Kirikugasa ki? Era nti Ndifuna magoba ki ge ndiba nago okukira ge nnandifunye singa nayonoona?