Job 35:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kale nze nzija kukuddamu, nnyanukulireko ne banno abali naawe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nandyagadde okukuddamu ne mikwano gyo egyo gy’oli nagyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nja kukuddamu, Wamu ne mikwano gyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nja kukuddamu ggwe, wamu ne mikwano gyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze nnaakuddamu, Ne banno wamu naawe.