Job 35:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye bwe weeyisa ng'omutuukirivu, kiki ky'oba omuwadde? Kiki ky'afuna mu mukono gwo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’oba omutuukirivu, kiki ky’oba omuwadde, oba kiki ky’aba afunye okuva mu ngalo zo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'obeera omutuukirivu oba omuyamba ki? Oba kiki kya kufunako?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'obeera omwenkanya omuganyula ki? Oba ky'akufunako kye kiruwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'oba n'obutuukirivu, omuwa ki? Oba aweebwa ki mu mukono gwo?