Job 35:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Empisa zo embi zikosa muntu afaanana nga ggwe, n'obutuukirivu bwo buyamba bantu buntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okwonoona kwo kukosa muntu nga ggwe, era n’obutuukirivu bwo bukwata ku baana b’abantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obubi bwo buyinza okulumya omuntu nga ggwe. N'ebirungi by'okola gwe biyamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obubi bwo buyinza kulumya muntu buntu nga ggwe. N'ebirungi by'okola gwe biyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obubi bwo buyinza okulumya omuntu nga ggwe bw'oli; N'obutuukirivu bwo buyinza okugasa omwana w'omuntu.