Job 37:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebire abijjuza amazzi, ekimyanso kye ne kisasaanya ebire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebire abijjuza amatondo g’amazzi, n’asaasaanya okumyansa kw’eggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ajjuza amazzi ekire ekikutte. Ebire bibunya wonna okumyansa kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekire ekikutte akijjuza amazzi. Ebire bibunya wonna okumyansa kwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, ajjuza ekire ekiziyivu amazzi; Abamba ekire eky'enjota ze: