Job 37:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
obamba naye olubaale, olugumu ng'ebbumba ery'ekikomo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oyinza okumwegattako ne mubamba eggulu, eryaguma ne libeera ng’endabirwamu ensanuuse?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyinza okubamba eggulu nga ye, Ne limasamasa ng'endabirwamu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyinza okukwatirako Katonda okubamba eggulu, ne limasamasa ng'endabirwamu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza okubambira eggulu awamu naye, Amaanyi gaalyo genkana endabirwamu ensaanuuse?