Job 37:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yandigambiddwa nti nnaayogera? Omuntu yandigambye amiribwe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asaanidde okubuulirwa kye njagala okwogera? Eriyo omuntu yenna ayinza okusaba okumalibwawo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakimugambe nti njagala okwogera naye? Mba noonya kusaanyizibwawo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakimugambe nti njagala okwogerako naye? Mba nneenoonyeza kusaanyizibwawo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anaabuulirwa nga njagala okwogera? Oba omuntu yandyagadde okumirwa?