Job 37:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso kati omuntu tatunula mu kitangaala, nga kyaka mu bire, ng'empewo efuuwa, n'ebigobawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano tewali n’omu ayinza kutunula mu njuba, olw’engeri gy’eyakamu ku ggulu, ng’empewo emaze okuyita, n’eyelula ebire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kizibu abantu okutunula mu kitangaala ekyo ku ggulu, Embuyaga bw'emala okwerawo ebire.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Embuyaga bw'emala okwerawo ebire, kizibu okutunula mu kitangaala ekitangalijjira ku ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kaakano abantu tebalaba musana ogumasamasa mu ggulu: Naye embuyaga ne ziyita ne ziryerula.