Job 37:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mambuka wava okutangalijja ng'okwa zaabu; awali Katonda weetooloddwa entiisa ey'ekitalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu bukiikakkono evaayo zaabu; Katonda ajja mu kitiibwa eky’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu bukiikakkono ye va okwakaayakana okuli nga zaabu. Ekitiibwa kya Katonda kitukuba entiisa!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu bukiikakkono ye eva okwakaayakana okuli nga zaabu. Ekitiibwa kya Katonda kitukuba entiisa!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu bukiika obwa kkono mwe muva okuyakaayakana okuli nga zaabu: Katonda ayambadde ekitiibwa ekikanga.