Job 37:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu kyebava bamutya, anti teyeeguya abo abeerowooza nti ba mutima mugezi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo abantu bamutya, takitwala ng’ekikulu olw’abo abeerowooza okuba abagezi mu mitima gyabwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu kyebaava bamutya. Tassa mwoyo ku abo bonna abeerowooza okuba abagezi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu kyebava bamutya. Tassa mwoyo ku abo abeerowooza okuba abagezi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu kyebava bamutya: abassaako omwoyo abo bonna abalina emitima egy'amagezi.