Job 37:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ata ekimyanso kye wansi w'eggulu lyonna, ekitangaala kye n'akisindika okutuuka ku nsonda z'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asumulula eggulu ne limyansa wansi w’eggulu wonna, n’aliragira ligende ku nkomerero y’ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akusindika wansi w'eggulu lyonna, N'okumyansa kwe kubuna enkomerero y'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akusindika wansi w'eggulu lyonna. N'okumyansa kwe kubuna enkomerero y'ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akusindika wansi w'eggulu lyonna, N'okumyansa kwe kubuna enkomerero z'ensi.