Job 37:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alagira omuzira nti: ‘Gwa ku nsi,’ n'enkuba nti: ‘Tonnya okanye.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Agamba omuzira nti, ‘Ggwa ku nsi,’ ate eri enkuba etonnya nti, ‘Ttonnya nnyo.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga agamba omuzira nti, ‘Gwa ku nsi.’ N'ekire ky'enkuba nti, ‘Tonnya n'amaanyi.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga alagira omuzira nti: ‘Gwa ku nsi’; n'ekire ky'enkuba nti: ‘Tonnya n'amaanyi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga agamba omuzira nti Gwa ku nsi; Era bw'atyo bw'agamba oluwandaggirize, N'empandaggirize ez'enkuba ye ey'amaanyi.