Job 38:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mu budde bwo ggwe walagira amaliiri, oba ggwe wawa mmambya ekifo kye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oba wali olagidde ku budde okukya kasookedde obaawo ku nsi, oba emmambya okugiraga ekifo kyayo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bukya obaawo, Wali olagidde olunaku okukya, n'emmambya okujja?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bukya obaawo, wali olagidde emmambya ejje era olunaku lukye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wali olagidde enkya ennaku zo kasookedde zibaawo, Wali omanyisizza emmambya ekifo kyayo;