Job 38:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi efuukafuuka ng'ekitoomi ekiri mu katiba; ennyikibwa mu ddagala ng'ekyambalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi eggyayo ebyafaayo byayo n’eba ng’ebbumba wansi w’akabonero, ebyafaayo ebyo ne byefaananyiriza olugoye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi n'eryoka evaayo n'erabika, ng'eri ng'ekyambalo ekya langi ennyingi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ensi evaayo n'erabika ng'eri ng'ekyambalo, ekya langi ennyingi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ewaanyisibwa ng'ebbumba wansi w'akabonero; N'ebintu byonna bikukunuka ng'ekyambalo: