Job 38:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi balimmibwa ekitangaala kyabwe, n'emikono gyabwe gye bagolodde girimenyebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakozi b’ebibi bammibwa ekitangaala kyabwe, n’omukono gwabwe gwe bayimusa gumenyebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ababi ekitangaala kyabwe kibaggyibwako, N'ebaziyizibwa okukola eby'obukambwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi ekitangaala kibamalako eddembe, ne baziyizibwa okukola eby'obukambwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ababi omusana gwabwe gubaggibwako, N'omukono ogugulumizibwa gumenyeka.