Job 38:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wali otuuse ensulo z'ennyanja gye ziri, wali oyiseeko mu ddubi eyo ekkuzimu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wali otuuseeko ku nsulo ennyanja w’esibuka, oba n’olaga mu buziba bw’ennyanja?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wali otuuse ebuziba, awali nsulo ez'ennyanja? Oba wali otambudde wansi eyo ku ntobo y'ennyanja?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wali otuuse ebuziba, awali ensulo z'ennyanja? Wali otambulidde wansi eyo ku ntobo y'ennyanja?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wali oyingidde mu nsulo ez'ennyanja? Oba wali otambudde mu madubi ag'obuziba?