Job 38:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Liruwa ekkubo erigenda ku kisulo ky'ekitangaala, n'enzikiza ebeera wa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ekkubo eridda mu nnyumba omusana gye gusula liri ludda wa? N’ekifo ekizikiza gye kisula kye kiruwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omanyi ekitangaala gye kiva, N'ekizikiza bwe kivaawo gye kiraga?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omanyi ekkubo erituusa awasula ekitangaala? Ekizikiza bwe kivaawo kiraga wa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekkubo liri ludda wa eridda mu nnyumba ey'omusana, N'ekizikiza ekifo kyakyo kiri ludda wa;