Job 38:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olyoke obitwale buli kimu gye kisula? Omanyi amakubo agatwala ku nnyumba zaabyo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala, osobola okubitwala gye bibeera? Omanyi ekkubo erigenda gye bisula?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe oyinza okubiggyayo gye bibeera? Era otegeere amakubo agatuusa mu nnyumba yaabyo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyinza okubiggyayo mu kifo kyabyo? Era otegeera amakubo agatuusa gye bisula?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe okukiwerekera ku mbibi yaakyo? Era otegeere okutuuka ku nnyumba yaakyo?