Job 38:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kituufu omanyi, anti wali ozaaliddwa, n'omuwendo gw'ennaku z'omaze munene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala oteekwa okuba ng’obimanyi, kubanga wali wazaalibwa dda!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omanyi, kubanga wali muzaale mu bbanga eryo! Nga mingi emyaka gy'owangadde!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omanyi, kubanga wali muzaale mu bbanga eryo! Nga mingi emyaka gy'owangadde!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omanyi, kubanga wali ozaaliddwa mu biro ebyo; N'omuwendo gw'ennaku zo mungi!