Job 38:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wali oyingidde amawanika ga sserugi, yadde okulaba amaterekero g'amayinja g'omuzira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wali oyingidde amazzi agakwata mu butiti, gye gaterekebwa, oba wali olabye omuzira gye guterekebwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wali oyingidde mu mawanika g'omuzira? Oba wali olabye amawanika g'amayinja g'omuzira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wali oyimiridde mu mawanika ng'omuzira? Wali olabye awaterekebwa amayinja ag'omuzira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wali oyingidde mu mawanika g'amazzi amakwafu, Oba wali olabye amawanika ag'omuzira,