Job 38:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Liruwa ekkubo erituusa ekitangaala gye kikasukirwa, n'empewo y'ebuvanjuba gy'esaasaanyizibwa okubuna nsi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kkubo ki erituusa ekitangaala ky’omusana gye kisaasaanira, oba empewo ey’ebuvanjuba gy’esaasaanira ku nsi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kkubo ki omusana mwe gwawukanira, Oba embuyaga z'ebuvanjuba mwe zisaasaanira ku nsi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kkubo ki erituusa mu kifo omwawukanira ekitangaala? Oba embuyaga z'ebuvanjuba mwe zisaasaanira ku nsi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kkubo ki omusana mwe gwawukanira, Oba embuyaga ez'ebuvanjuba mwe zisaasaanira ku nsi?