Job 38:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
amazzi lwe gakaluba ng'ejjinja, kungulu kw'eddubi ne kukwata?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
amazzi mwe gakwatira ne gakaluba ng’amayinja, ne kungulu kw’obuziba ne kukwata?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amazzi gafuuka amakalubo ng'ejjinja, Ne gakwata kungulu ku nnyanja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amazzi gafuuka amakalubo ng'ejjinja, ne kungulu w'ennyanja ne wakwata.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amazzi gakwekebwa nga gakwekeddwa n'amayinja. Ne kungulu ku buziba nga kukutte.