Job 38:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyinza okuggyayo ebibinja by'emmunyeenye mu budde bwazo? N'oleeta n'emmunyeenye Ddubu n'obwana bwazo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyinza okufulumya emunyeenye ziveeyo zaake ng’ekiseera kyazo kituuse, oba okuluŋŋamya eddubu n’abaana balyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyinza okufulumya emmunyeenye mu ntuuko zaazo? Oba oyinza okuluŋŋamya Nabaliyo n'abaana baayo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyinza okufulumya emmunyeenye zirabikire mu budde bwazo? Oba oyinza okuluŋŋamya Ddubu ennene n'abaana baayo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza okufulumya emmunyeenye mu ntuuko zaazo? Oba oyinza okuluŋŋamya Nabaliyo n'abaana be?