Job 38:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omanyi amateeka agafuga eggulu, osobola okugassa mu buwandiike bwago ku nsi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omanyi amateeka n’obufuzi bw’eggulu? Oyinza okuteekawo obufuzi bw’alyo oba obwa Katonda ku nsi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omanyi ebiragiro ebifuga mu ggulu? Oyinza okubikozesa okufuga ne mu nsi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omanyi ebiragiro ebifuga mu ggulu? Oyinza okubikozesa okufuga ne mu nsi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omanyi ebiragiro eby'omu ggulu? Oyinza okunyweza okufuga kwalyo mu nsi?