Job 38:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ani alina amagezi agabala ebire? Ensumbi z'amazzi ag'eggulu ani ayinza okuzibundula,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani alina amagezi agabala ebire? Ani ayinza okuwunzika ebibya by’amazzi eby’omu ggulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani ayinza okukozesa amagezi ge okubala ebire? Oba ani ayinza okuttulula amaliba g'omu ggulu ago,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani ayinza okukozesa amagezi n'abala ebire? Oba ani ayinza okuttulula amaliba g'omu ggulu ago,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani ayinza okubala ebire olw'amagezi? Oba ani ayinza okuttulula amaliba ag'omu ggulu,