Job 38:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bwe nali mmangawo ensi wali ludda wa? Mbuulira, oba olina ky'omanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wali ludda wa nga nteekawo emisingi gy’ensi? Mbuulira bw’oba otegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wali oli ludda wa bwe nnassaawo emisingi gy'ensi? Mbuulira, oba olina okutegeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wali oli ludda wa bwe nassaawo emisingi gy'ensi? Mbuulira, oba okitegeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wali oli ludda wa bwe nnassaawo emisingi gy'ensi? Yatula oba olina okutegeera.