Job 38:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani yaggalira ennyanja n'enzigi, lwe yafubutuka ng'eva mu lubuto,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ani eyasiba enzigi n’aggalira ennyanja, bwe yava mu lubuto lwayo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba ani eyasiba ennyanja n'enzigi, Bwe yawaguza ng'ekiva mu lubuto?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba ani yaggalira ennyanja enzigi, bwe yawaguza ng'ekiva mu nda ya nnyina waakyo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba ani eyasiba ennyanja n'enzigi, Bwe yawaguza ng'ekiva mu lubuto;