Job 39:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olyesiga amaanyi gaayo amangi n'ogirekera emirimu gyo emizito?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyinza okugyesiga olw’amaanyi gaayo amangi? Oyinza okugirekera emirimu gyo egy’amaanyi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onoogyesiganga kubanga amaanyi gaayo mangi? N'ogirekera omulimu gw'eneekukolera?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onoogyesiga olw'amaanyi gaayo g'erina amangi? N'ogirekera omulimu gw'eneekukolera?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onoogyesiganga kubanga amaanyi gaayo mangi? Oba onoogirekeranga omulimu gwo?