Job 39:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Maaya ekuba ebiwaawaatiro byayo n'essanyu, naye tebijja ku biwaawaatiro n'ebyoya bya ssekanyolya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ebiwaawaatiro bya maaya bisanyusa nga byewujja, naye ebiwaawaatiro n’ebyoya bya kalooli tebiraga kisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebiwaawaatiro bya maaya ebizanyisa ng'esanyuse, Naye ebiwaawaatiro byayo n'ebyoya byayo biba n'ekisa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ebiwaawaatiro bya maaya ebizinyisa ng'esanyuka. Naye ebiwaawaatiro byayo ebyo n'ebyoya byayo, biba n'ekisa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekiwaawaatiro kya maaya kisanyuka; Naye ebiwaawaatiro bye n'ebyoya birina ekisa?